Judges 8:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gidewoni n'abaddamu nti: “Sijja kubafuga, ne mutabani wange tajja kubafuga, wabula Mukama y'anaabafuga.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Gidyoni n’abaddamu nti, “Nze sijja kubafuga, so ne mutabani wange tajja kubafuga, wabula Mukama y’anaabafuganga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gidyoni n'abagamba nti, “Nze sigenda kubafuga, so ne mutabani wange tagenda kubafuga; Mukama y'anaabafuganga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gidiyoni n'abagamba nti: “Nze sigenda kubafuga, wadde mutabani wange. Mukama ye anaabafuganga.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gidyoni n'abagamba nti Nze sigenda kubafuga, so ne mutabani wange tagenda kubafuga: Mukama y'anaabafuganga.