Judges 8:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yerubbaali mutabani wa Yowasi n'adda ewaabwe abeere eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yerubbaali ye Gidyoni mutabani wa Yowaasi, n’addayo ewaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yerubbaali ye Gidyoni mutabani wa Yowaasi n'agenda mu nnyumba ye ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yerubbaali, ye Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi n'addayo mu maka ge, n'abeera eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yerubbaali mutabani wa Yowaasi n'agenda n'abeera mu nnyumba ye ye.