Judges 8:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gidewoni yalina abaana be kennyini nsanvu, kubanga yalina abakazi bangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gidyoni yazaala abaana aboobulenzi nsanvu mu bakazi abangi be yalina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Gidyoni yalina batabani be, be yazaala abaava mu ntumbwe ze nsanvu (70), kubanga yawasa abakazi bangi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yazaala abaana ab'obulenzi nsanvu, kubanga yawasa abakazi bangi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Gidyoni yalina batabani be be yazaala abaava mu ntumbwe ze nsanvu: kubanga yawasa abakazi bangi.