Judges 8:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukazi we eyabeeranga e Sekemu naye yamuzaalira omwana n'amutuuma Abimeleki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’omuzaana we ow’omu Sekemu yamuzaalira omwana wabulenzi, era n’amutuuma Abimereki.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omuzaana we eyali Sekemu naye n'amuzaalira omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Abimereki.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era yalina omukazi muganzi we, eyali e Sekemu, naye n'amuzaalira omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Abimeleki.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omuzaana we eyali Sekemu naye yamuzaalira omwana wa bulenzi, n'amutuuma erinnya Abimereki.