Judges 8:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwe kugamba abasajja b'e Penuweli nti: “Bwe nkomawo n'obuwanguzi, omunaala guno nzija kugumenyawo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyeyava agamba abantu b’e Penieri nti, “Bwe ndikomawo emirembe, ndimenyaamenya omunaala guno.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba abasajja ab'omu Penueri nabo nti, “Bwe ndikomawo emirembe, ndimenyamenya ekigo kino.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'eyo bo n'abagamba nti: “Bwe ndikomawo emirembe, ndimenyaamenya omunaala gwammwe guno.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba abasajja ab'omu Penueri nabo nti Bwe ndikomawo emirembe, ndimenyamenya ekigo kino.