Judges 9:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oyo kitange eyabalwanirira, n'ayaŋŋanga obubenje abawonye mu mikono gya Midiyaani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga kitange yabalwanirira, n’awaayo obulamu bwe, n’abawonya mu mukono gwa Midiyaani,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga kitange yabalwanirira, n'awaayo obulamu bwe, n'abawonya mu mukono gwa Midiyaani;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mujjukire nga kitange yabalwanirira, n'awaayo obulamu bwe, n'abawonya Abamidiyaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(kubanga kitange yabalwanirira, n'asingawo obulamu bwe, n'abawonya mu mukono gwa Midiyaani: