Judges 9:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu Gaali mutabani wa Ebedi yajja ne baganda be, n'agenda e Sekemu, ab'omu Sekemu ne bamwagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Gaali mutabani wa Ebedi n’ajja ne baganda be mu Sekemu, abatuuze b’omu Sekemu, ne batanula okumwesiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Gaali mutabani wa Ebedi n'ajja ne baganda be, nebagenda e Sekemu; abasajja ab'omu Sekemu ne bamwesiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Gaali mutabani wa Ebedi, n'ajja ne baganda be e Sekemu, abantu b'e Sekemu ne bamwesiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Gaali mutabani wa Ebedi n'ajja ne baganda be, n'agenda e Sekemu: abasajja ab'omu Sekemu ne bamwesiga.