Judges 9:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zebuli eyali omukulu w'ekibuga bwe yawulira ebigambo ebyo ebya Gaali mutabani wa Ebedi, obusungu bwe ne bwesera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Zebbuli omukulu w’ekibuga bwe yawulira ebigambo bya Gaali mutabani wa Ebedi, n’asunguwala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Zabbuli omukulu w'ekibuga bwe yawulira ebigambo bya Gaali mutabani wa Ebedi, n'asunguwala nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zebuli omukulu w'ekibuga bwe yawulira ebigambo bya Gaali mutabani wa Ebedi, n'asunguwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Zebbuli omukulu w'ekibuga bwe yawulira ebigambo bya Gaali mutabani wa Ebedi, obusungu bwe ne bubuubuuka.