Judges 9:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Jjangu ekiro n'eggye lyo, weekweke mu nnimiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano, ggwe jjangu mu kiro n’abasajja bo muteegere mu nnimiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno, golokoka kiro, ggwe n'abantu abali naawe, muteegere mu nnimiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano, ggwe n'abantu bo, mwandizinduse kiro ne muteega mu nnimiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno, golokoka kiro, ggwe n'abantu abali naawe, muteegere mu nnimiro: