Judges 9:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gaali n'afuluma n'abantu b'e Sekemu, n'alwana ne Abimeleki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Gaali n’akulembera abatuuze b’omu Sekemu okulwanyisa Abimereki.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Gaali n'akulembera abasajja ab'omu Sekemu n'afuluma okulwana ne Abimereki.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gaali n'akulembera abasajja ab'e Sekemu, n'afuluma n'alwanyisa Abimeleki.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gaali n'akulembera abasajja ab'omu Sekemu n'afuluma, n'alwana ne Abimereki.