Judges 9:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abimeleki n'addayo e Aruma; Zebuli n'agoba Gaali ne baganda be, n'atabaganya kubeera mu Sekemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abimereki n’abeera mu Aluma. Zebbuli n’agoba Gaali ne baganda be mu Sekemu baleme kubeerangamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abimereki n'abeera mu Aluma; Zabbuli n'agobamu Gaali ne baganda be, baleme okubeeranga mu Sekemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abimeleki n'abeera mu Aruma. Zebuli n'agoba Gaali ne baganda be mu Sekemu, baleme kubeerangamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abimereki n'abeera mu Aluma: Zebbuli n'agobamu Gaali ne baganda be, baleme okubeera mu Sekemu.