Lamentations 3:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'ekisa ky'Omukama tetuggweekerera, obusaasizi bwe tebukoma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’okwagala kwa Mukama okutaggwaawo, tetulimalibwawo, kubanga ekisa kye tekiggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kwe kusaasira kwa Mukama, ffe obutamalwawo, kubanga ekisa kye, tekiggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olw'okusaasirwa Mukama tetusaanyizibwawo, kubanga ekisa kye tekiggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kwe kusaasira kwa Mukama ffe obutamalwawo, kubanga ekisa kye tekiggwaawo.