Lamentations 3:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde alabya ennaku, naye asaasira, kubanga ekisa kye kiyitirivu obungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde ng’aleeta obulumi, aliraga ekisa kubanga okwagala kwe kungi nnyo tekuggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga newakubadde ng'aleeta obuyinike, naye alikwatibwa ekisa, ng'obugazi bw'okusaasira kwe okutuukiridde bwe buli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde atuleetera okunakuwala naye atukwatirwa ekisa, kubanga okwagala kwe kungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuba newakubadde ng'aleeta obuyinike, naye alikwatibwa ekisa ng'olufulube lw'okusaasira kwe bwe luli.