Lamentations 3:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga tasanyukira mu kunakuwaza n'okubonyaabonya abaana b'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tagenderera kuleeta bulumi newaakubadde okubonaabona ku baana ba bantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tagenderera kubonyaabonya newakubadde okulumya abaana b'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ky'agenderera si kulumya na kubonyaabonya bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tagenderera kubonyaabonya newakubadde okuluma abaana b'abantu.