Lamentations 3:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso gange gakulukuta emyala gy'amaziga olw'abantu bange okuzikirizibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso gange gakulukuta emigga gy’amaziga olw’okuzikirira kw’abantu bange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso gange gakulukusa emigga egy'amaziga, olw'okuzikirira kw'abantu bange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaaso gange gakulukusa emigga gy'amaziga olw'okuzikirizibwa kw'abantu bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eriiso lyange likulukuta emigga egy'amazzi olw'okuzikirira kw'omuwala w'abantu bange.