Lamentations 3:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutuusa Omukama mu ggulu lw'anaatunula wansi n'alaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutuusa Mukama lw’alisinzira mu ggulu n’alaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutuusa Mukama lw'anaatunula wansi n'alaba ng'asinziira mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuusa Mukama mu ggulu lw'anaatunulako wansi n'atulaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutuusa Mukama lw'anaatunula wansi n'alaba ng'ayima mu ggulu.