Lamentations 3:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso gange gandeetera okunakuwala, olw'ekigudde ku bawala b'ekibuga kyange bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bye ndaba bireeta ennaku ku mutima gwange, olw’ebyo ebyatuuka ku bawala b’ekibuga kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso gange gandetera okunakuwala olw'ebyo ebituuse ku bawala bonna ab'ekibuga kyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omutima gwange gwennyamira olw'ebyo ebituuse ku bantu ab'omu kibuga kyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eriiso lyange linakuwaza emmeeme yange olw'abawala bonna ab'ekibuga kyange.