Lamentations 3:52 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Banjigganya ng'akanyonyi abo abankyawa awatali nsonga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe bange banjigganya olutata ne baba ng’abayigga ennyonyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bancoccedde ddala nnyo ng'ennyonyi,” abo abafuuka abalabe bange awatali nsonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abalabe bange banjizze ng'abayigga ekinyonyi, awatali kye bannanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bancoccedde ddala nnyo ng'ennyonyi, ababa abalabe bange awatali nsonga.