Lamentations 3:55 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nakowoola erinnya lyo, ayi Mukama, nga nnyima ku ntobo y'ekinnya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nakoowoola erinnya lyo, Ayi Mukama, nga ndi mu bunnya wansi ennyo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnakaabira erinnya lyo, ayi Mukama, nga nsinziira ku ntobo y'obunnya eyo wansi ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nakukoowoola, ayi Mukama, nga nsinziira ku ntobo y'obunnya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nakaabira erinnya lyo, ai Mukama, nga nnyima mu nju ey'obunnya eya wansi ennyo.