Lamentations 3:56 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wawulira okuwanjaga kwange: ‘Toggala matu go nga mpanjaga onnyambe.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wawulira okwegayirira kwange: toziba matu go eri okukaaba kwange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'owulira eddoboozi lyange; toziba kutu kwo eri okukaaba kwange okw'okuyambibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nasaba owulire bwe nkaaba, era n'owulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'owulira eddoboozi lyange; tokisa kutu kwo kussa mukka kwange, okukaaba kwange.