Lamentations 3:57 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nakukoowoola, wasembera, n'oŋŋamba nti: ‘Totya.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nakukoowoola wansemberera n’oyogera nti, “Totya!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wansemberera ku lunaku kwe nnakukaabirirako; n'oyogera nti, Totya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wanziramu n'oŋŋamba nti: ‘Totya!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wasembera ku lunaku kwe nnakukaabirira: n'oyogera nti Totya.