Lamentations 3:58 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ayi Mukama, otadde omwoyo ku nsonga yange, owonyezza obulamu bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama watunula mu nsonga yange, era n’onunula obulamu bwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, wawoza ensonga ez'emmeeme yange; wanunula obulamu bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wanziruukirira, ayi Mukama, n'owonya obulamu bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, wawoza ensonga ez'emmeeme yange; wanunula obulamu bwange.