Lamentations 3:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bwe ndeekaana ne mpanjaga essaala zange azizibiikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bwe mukoowoola ne mukaabira nga mmusaba anyambe, okusaba kwange akuggalira bweru.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo, ne bwe nkaaba ne nkuba enduulu okubeerwa, aggalira okusaba kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bwe neekubira ku nduulu okumusaba annyambe, bye nsaba abiziimuula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, bwe nkaaba ne nkuba enduulu okubeerwa, aggalira okusaba kwange.

Recommended Reading