Lamentations 4:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baatangatanga mu nguudo nga bamuzibe, nga basaabaanye omusaayi, ne wataba n'omu asobola kukwata ku byambalo byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Badoobera mu nguudo nga bamuzibe; bajjudde omusaayi so tewali ayaŋŋanga okukwata ku byambalo byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bawaba ng'abazibe b'amaaso mu nguudo, boonoonese n'omusaayi, N'okuyinza abantu ne batayinza kukwata ku byambalo byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baabungeetera mu nguudo zaakyo nga bali nga bamuzibe, nga tebayinza kukwatikako, kubanga boonoonese olw'omusaayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bawaba ng'abazibe b'amaaso mu nguudo, boonoonese n'omusaayi, N'okuyinza abantu ne batayinza kukoma ku byambalo byabwe.