Lamentations 5:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakazi mu Siyoni bagwagwawaziddwa, n'abawala embeerera mu bibuga bya Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakyala ba Sayuuni, n’abawala embeerera ab’omu bibuga bya Yuda bakwatiddwa olw’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baakwatira abakazi mu Sayuuni, Abawala abatamanyi musajja mu bibuga bya Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baakwatira olw'empaka abakazi mu Siyooni, n'abawala mu byalo bya Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baakwatira abakazi mu Sayuuni, Abawala abatamanyi musajja mu bibuga bya Yuda.