Lamentations 5:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abavubuka babbinkana n'emmengo, obulenzi bugwirana n'ebinywa by'enku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abavubuka bawalirizibwa okusa emmere ku jjinja ne ku lubengo, n’abalenzi batagala nga beetisse entuumu z’enku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abavubuka bawalirizibwa okussa ku lubengo, N'abaana abato beesittala nga beetikka enku.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abavubuka babawaliriza okusa ku lubengo. Abalenzi abato batalantuka nga beetisse ebinywa by'enku.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalenzi baasitula olubengo, N'abaana abato beesittala nga beetikka enku.