Lamentations 5:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'ekyo emitima gyaffe gyennyise; olw'ebyo amaaso gaffe gayimbadde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emitima gyaffe kyegivudde gizirika, era n’amaaso gaffe kyegavudde gayimbaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gwaffe kyeguvudde guyongobera; Olw'ebyo amaaso gaffe kyegavudde gayimbala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'ekyo twennyamidde mu mitima, amaaso gaffe gazzeeko ekifu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gwaffe kyeguvudde guyongobera; Olw'ebyo amaaso gaffe kyegavudde gayimbaala;