Lamentations 5:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso ggwe, ayi Mukama, ofuga emirembe gyonna; nnamulondo yo ya kubeerawo mu mazadde n'amazadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe, Ayi Mukama obeerera ennaku zonna; entebe yo ey’obwakabaka ya mirembe na mirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, ayi Mukama, ofuga ennaku zonna; Nnamulondo yo ebeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe, ayi Mukama, oli kabaka ennaku zonna, era onoofuganga bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe, ai Mukama, obeerera ennaku zonna; Entebe yo ebaawo okuva ku mirembe okutuuka ku mirembe gyonna.