Lamentations 5:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula mpozzi ng'otusuulidde ddala, ng'otusunguwalidde nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wabula ng’otusuulidde ddala, era ng’otusunguwalidde nnyo nnyini obutayagala na kutuddiramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye otusuulidde ddala? Ddala otusunguwalidde bw'otyo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba otusuulidde ddala? Obusungu bwo tebukkakkaneko?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye otusuulidde ddala, Otusunguwalidde nnyo.