Lamentations 5:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tufuuse bamulekwa, abataliiko kitaabwe, bannyaffe bali nga bannamwandu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tufuuse bamulekwa abatalina bakitaabwe, ne bannyaffe bafuuse bannamwandu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tufuuse bamulekwa, so tetulina bakitaffe, Bannyaffe bali nga bannamwandu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakitaffe battiddwa omulabe, bannyaffe bannamwandu kati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tuli bamulekwa, so tetulina bakitaffe, Bannyaffe bali nga bannamwandu.