Lamentations 5:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okufuna ekyokulya tutunda mwoyo, olw'okubeera ekitala mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tuba kumpi n’okuttibwa nga tunoonya emmere, olw’ekitala ekiri mu ddungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tufuna emmere yaffe lwa kusingawo bulamu bwaffe, era n'olw'ekitala eky'omu ddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okunoonya emmere tuwaayo bulamu bwaffe, kubanga abatemu babunye buli wantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tufuna emmere yaffe lwa kusingawo bulamu bwaffe Olw'ekitala eky'omu ddungu.