Leviticus 1:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisakiro n'ebyoya abikasukanga ku ludda olw'ebuvanjuba bw'omwaliiro mu kifo evvu ly'amasavu we liyiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anaagiggyangamu ekisakiro kyayo n’ebikirimu, n’akisuula ku ludda olw’ebuvanjuba olw’ekyoto mu kifo awayiyibwa evvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
awo anaakaggyangamu ekisakiro kyako n'ebikirimu n'abisuula ku mabbali g'ekyoto ku luuyi olw'ebuvanjuba, mu kifo eky'evvu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Anaakaggyangamu ekisakiro kyako n'ebikirimu, n'abisuula ku mabbali g'alutaari, ku ludda olw'ebuvanjuba, awateekebwa evvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo anaggyangamu ekisakiro kyako awamu n'empitambi yaakyo, n'akisuula ku mabbali g'ekyoto ku luuyi olw'ebuvanjuba, mu kifo eky'evvu: