Leviticus 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'okuyigiriza Abayisirayeli amateeka Omukama ge yabawa ng'ayita mu Musa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era kibasaanidde okuyigirizanga abaana ba Isirayiri amateeka gonna Mukama Katonda g’abawadde ng’agayisa mu Musa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era mulyoke muyigirize abaana ba Isiraeri amateeka gonna ge nnabalagira nga mpita mu Musa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era muyigirizenga Abayisirayeli amateeka ge mbawadde nga mpita mu Musa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era mulyoke muyigirize abaana ba Isiraeri amateeka gonna Mukama ge yababuulirira mu mukono gwa Musa.