Leviticus 11:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mugambe Abayisirayeli nti: ‘Zino ze nsolo ze muyinzanga okulya mu nsolo zonna ez'oku lukalu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mutegeeze abaana ba Isirayiri nti bino bye biramu bye munaayinzanga okulya mu bisolo byonna eby’oku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mugambe abaana ba Isiraeri nti bino bye biramu bye munaalyanga ku nsolo zonna eziri ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bategeeze Abayisirayeli nti: “Bino bye biramu bye munaalyanga ku nsolo zonna eziri ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mugambe abaana ba Isiraeri nti Bino bye biramu bye munaalyanga ku nsolo zonna eziri ku nsi.