Leviticus 11:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ebiwuka byonna ebibuuka ebitambulira ku magulu ana, ebyo mubyenyinyalanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ebiwuka byonna ebirina ebiwaawaatiro nga bitambuza amagulu ana binaabanga bya muzizo gye muli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ebiwuka byonna ebirina ebiwaawaatiro era ebitambuza amagulu ana, binaabaanga bya muzizo gye muli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Munaazizanga ebiwuka byonna ebirina ebiwaawaatiro, ebitambuza amagulu ana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyewalula byonna ebirina ebiwaawaatiro ebitambuza amagulu ana bya muzizo gye muli.