Leviticus 11:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temulyanga nnyama yaabyo wadde okukwata ku kalannamye waabyo kubanga si birongoofu gye muli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebisolo ng’ebyo temulyanga nnyama yaabyo, wadde okukwatako ku mirambo gyabyo; kubanga si birongoofu gye muli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temulyanga ku nnyama yaazo, so temuzikomangako nga zifudde, kubanga si nnongoofu gye muli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuulyenga ku nsolo ezo, wadde okuzikoonangako nga zifudde. Si nnongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku nnyama yaazo temulyangako, so n'emirambo gyazo temugikomangako; si nnongoofu gye muli.