Leviticus 11:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ku byonna ebibeera mu mazzi ag'omu nnyanja oba mu migga, bino bye muyinza okulya: buli ekirina amayindu n'amagamba; ebyo muyinza okubirya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ku biramu ebiri mu mazzi ag’omu nnyanja n’ag’omu migga mulyangako ebyo ebirina amatu awamu n’amagagamba ku mubiri gwabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bino bye munaalyanga ku byonna ebiri mu mazzi: buli ekirina amaggwa n'amagamba mu mazzi, mu nnyanja ne mu migga. Ebyo bye munaalyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Munaayinzanga okulya buli kyannyanja ekirina amaggwa n'amagalagamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bino bye munaalyanga ku byonna ebiri mu mazzi: buli ekirina amaggwa n'amagamba mu mazzi, mu nnyanja ne mu migga, ebyo bye munaalyanga.
Recommended Reading