Leviticus 13:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ng'ennyama ento ekyayongera okujja ku ye, oyo si mulongoofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ku lususu lw’omuntu oyo bwe kunaalabikangako ennyama erungudde taabenga mulongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olususu bwerunaalunguulanga, anaabanga atali mulongoofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bw'anaalabikangako ebbwa, taabenga mulongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ennyama enjere bw'eneerabikanga ku ye, anaabanga atali mulongoofu.