Leviticus 13:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe kyeyongeranga okubuna ku lususu, anaamulangiriranga nti si mulongoofu. Ekyo kigenge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye obulwadde obwo bwe bunaasaasaananga ku lususu, kale kabona analangiriranga omuntu oyo nti si mulongoofu, ebyo nga bigenge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe kinaabunanga ku lususu, kabona anaamwatuliranga nga si mulongoofu; eyo y'endwadde y'ebigenge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebbala bwe linaabunanga awalala ku lususu, olwo kabona anaamulangiriranga nti si mulongoofu, mulwadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo bwe kinaabunanga ku ddiba, awo kabona anaamwatuliranga nga si mulongoofu: eyo ye ndwadde: