Leviticus 13:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omusajja oba omukazi nga ku mutwe gwe oba ku kalevu ke kuzzeeko ebbwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omusajja oba omukazi bw’anaalwalanga ebbwa ku mutwe oba ku kalevu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Omusajja oba omukazi bw'anaabanga n'endwadde ku mutwe oba ku kalevu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omusajja oba omukazi bw'abanga n'endwadde ku mutwe oba ku kalevu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omusajja oba mukazi bw'anaabanga n'endwadde ku mutwe oba ku kirevu,