Leviticus 13:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omusajja oba omukazi bw'afunanga amabalabala ameeru ku lususu lw'omubiri gwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omusajja oba omukazi bw’anaabanga n’obutulututtu obweru ku mubiri gwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era omusajja oba omukazi bw'anaabanga n'embalabe enjeru ezirungudde ku lususu lwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omusajja oba omukazi bw'anaabanga n'amabala ameeru ku lususu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omusajja oba mukazi bw'anaabanga n'embalabe ezirungudde ku ddiba ly'omubiri gwabwe, ze mbalabe ezirungudde enjeru;