Leviticus 13:41 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enviiri bwe zimuggwanga mu bwenyi, era ekyo kiwalaata kya mu bwenyi, oyo mulongoofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era omusajja bw’anaakuunyuukangako enviiri ze ez’omu maaso nga ku kyenyi, oyo anaabanga wa kiwalaata eky’omu bwenyi, kyokka nga mulongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bw'anaabanga akuunyuse enviiri ez'omu kawompo, nga wa kiwalaata kya mu kawompo; naye nga mulongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bw'anaabanga akuunyuuse enviiri ez'omu kawumpo, nga wa kiwalaata kya mu kawumpo; naye nga mulongoofu.