Leviticus 13:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Obukuku bwe bubeeranga mu lugoye olwa wuulu oba kitaani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Obulwadde bw’ebigenge bwe bunaalabikanga mu byambalo by’omusajja oba eby’omukazi, ebyambalo ebyo nga bikoleddwa mu byoya by’endiga oba mu bafuta oba maliba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekyambalo kyonna ekiriko endwadde y'ebigenge, oba kya byoya bya ndiga, oba kya bafuta;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Endwadde y'ebigenge bw'eneebanga ku kyambalo, oba kya byoya bya ndiga, oba kya lugoye lwa bafuta,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'ekyambalo ekiriko endwadde y'ebigenge, oba kyambalo kya byoya bya ndiga oba kyambalo kya bafuta;