Leviticus 13:48 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
lubeere luluke oba lulange mu wuzi eza wuulu oba kitaani, oba ku ddiba oba ku kintu kyonna eky'eddiba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oba mu nfunyiro ne mu ntabiro z’ebyambalo by’ebyoya by’endiga, oba mu bafuta oba mu maliba, oba mu kyambalo ekya buli ngeri yonna ekitungiddwa mu maliba;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe bibanga mu wuuzi ez'olugoye lw'ekyambalo, oba kya bafuta oba kya byoya, oba kya ddiba, oba ku kintu ekikoleddwa mu ddiba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
oba ku kiwero eky'olugoye olwa bafuta, oba olw'ebyoya by'endiga, oba ku ddiba, oba ku kintu ekikoleddwa mu ddiba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe bibanga ku wuuzi ez'obusimba oba ku z'obukiika; oba kya bafuta oba kya byoya; bwe bibanga ku ddiba oba ku kintu ekikolebwa n'eddiba;