Leviticus 14:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abiweerezanga ku lunaku olwomunaana olw'okutukuzibwa kwe n'abikwasa kabona ku mulyango gwa Weema ey'Ensisinkano mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo byonna eby’okumufuula omulongoofu anaabireetanga eri kabona ku lunaku olw’omunaana, ku mulyango gw’Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, awali Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ku lunaku olw'omunaana anaagaleeteranga kabona olw'okulongoosebwa kwe, ku mulyango gw'Eweema ey'okusisinkanirangamu, mu maaso ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olw'omunaana olw'okutukuzibwa kwe, anaagaleetanga eri kabona, mu maaso ga Mukama, ku mulyango gw'Eweema ey'okusisinkanirangamu Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku lunaku olw'omunaana anaagaleeteranga kabona olw'okulongoosebwa kwe, ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu, mu maaso ga Mukama.