Leviticus 14:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabona afukanga ekitundu ky'omuzigo mu kibatu ekya kkono we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabona anaafukanga agamu ku mafuta mu kibatu ky’omukono gwe ogwa kkono,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabona anaafukanga amafuta mu kibatu eky'omukono gwe ogwa kkono;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabona anaafukanga ku muzigo mu kibatu ekikye kyennyini ekya kkono,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo kabona anaafukanga ku mafuta mu kibatu ky'omukono gwe ye ogwa kkono: