Leviticus 14:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo atambiranga amayiba oba obuyiibwa, oli by'aliba asobodde okufuna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era anaawangayo, ng’obusobozi bwe gye bunaakomanga, amayiba oba enjiibwa ento,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anaawangayo akamu ku bukaamukuukulu oba erimu ku mayiba amato nga bw'anaabanga asobodde okufuna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo anaawangayo emu ku njiibwa, oba erimu ku mayiba amato, oli bw'aba nga g'asobodde okufuna, ne liba
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era anaawangayo ku bakaamukuukulu omu, oba ku mayiba amato limu, nga bw'anaayinzanga okufuna;