Leviticus 14:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nnannyini nnyumba agendanga n'abuulira kabona nti: ‘Mu nnyumba yange ndabyemu ekifaanana okuba obukuku.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale, oyo anaabanga nannyini nnyumba eyo anajjanga n’ategeeza kabona nti, ‘Mu nnyumba yange mufaanana ng’omuli obulwadde.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
awo nannyini nnyumba anajjanga n'abuulira kabona nti, ‘Ennyumba yange enfaananira okubaamu endwadde y'ebigenge.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nnannyini nnyumba eyo anajjanga n'abuulira kabona nti: ‘Ennyumba yange enfaananira okubaamu endwadde y'ebigenge.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo nannyini nnyumba anajjanga n'abuulira kabona nti Ennyumba efaanana gye ndi okubaamu endwadde: