Leviticus 14:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akeberanga obukuku ku bisenge, bwe wabangayo awamogose obukuku nga mu ndabika yaawo wa kiragalalagala oba nga wamyuukirivu, ate nga wasse nnyo mu kisenge,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anaanoonyanga obulwadde we buli; bw’anaabusanganga ku bisenge by’ennyumba eyo, nga kuliko amabala aga kiragalalagala oba amamyukirivu, era nga galabika gayingidde munda mu mubiri gw’ekisenge,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabona bw'anaalabanga ng'ebisenge birimu enjatika munda, oba amabala agakiragalalagala oba amamyufumyufu, nga gasensedde munda mu kisenge,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okukebera endwadde y'ebigenge. Bwe wanaabangawo amabala aga kiragalalagala, oba amamyukirivu, agalabika nga galya ekisenge,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale anaakeberanga endwadde, era, laba, endwadde bw'eneebanga ku bisenge by'ennyumba nga byewummuddewummudde, enguudo oba nga za nnawaadagala oba mmyufumyufu, n'ekifaananyi kyayo nga kifulumye munda w'ekisenge;