Leviticus 14:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kabona afulumanga ennyumba, ng'atuuse ku mulyango n'agiggala okumala ennaku musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
olwo kabona anaafulumanga mu nnyumba eyo, n’agiggala okumala ennaku musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
awo kabona n'alyoka afuluma okuggalawo ennyumba okumala ennaku musanvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kabona anaavanga mu nnyumba, n'agiggala okumala ennaku musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo kabona anaafulumanga mu nnyumba n'agenda ku mulyango gw'ennyumba, n'aggalira ennyumba ennaku musanvu: